Ebyobulamu
Obusanyi bukosezza amakungula g’omulundi guno.
Bya samuel ssebuliba.
Office ya ssabaminista wa uganda etegeezeza nga amakungula g’omulundi guno bwegagenda okubeera amanafunafu, nga kino kivudde ku busaanyi obwalumba uganda.
Kizuuse nga obusaanyi buno bukosezza nyo ebirime nga kasooli n’omuwemba , kale nga ebeeyi ya kasooli n’ebirara byonna ebiva mubuwunga by’akuseerebwa.
Alipoota yeemu eraga nti obusaanyi buno butuuse n’emubitundu nga Kayunga ne Mukono, songa sabiiti ewedde nab’ebusoga baagambye nti obusanyi buno bwabalumbye.