Ebyobulamu

Okugejja bulwadde

Ali Mivule

July 29th, 2013

No comments

obese person

Abantu abatafaayo nebagejjulukuka basaanye okuwulira ku bino

Mu ggwanga lya Newzealnd, omusajja eyagejjulukuka agaaniddwa okuyingira mu ggwnaga lya New Zealand.

Abakola ku bantu abayingira n’okufuluma eggwanga lino bagamba nti omusajja ono obulamu bwe buli mu bulabe nga okumukkiriza kuba kukkiriza kizibu

Omusajja ono alina kilo 130 ng’alagiddwa bw’aba abayagala okuyingira u New Zealand asale kutuuka ku kilo 100

Eggwnaga lya New Zealand lyelimu ku maanga agalimu abantu abanene abangi ng’abantu baabwe 30 ku kikumi babeea banene nnyo.

Omusajja ono ssemudigu abadde ne mukyala we nga bava mu ggwnaga lya South Africa era ng’abamumanyi bagamba nti weyabeerera omufumbi mu wooteri yalina kilo 160