Ebyobulamu

Okukola dduyiro eri abakadde kibawangaaza

Ali Mivule

May 15th, 2015

No comments

Old man exercises

Okukola dduyiro eri abantu abakaddiye kibawangaaza  era nga bweguli n’eri abo aberekereza sigala.

Okunonyereza okuzudde bino kukoleddwa ku basajja abakadde abawerera ddala 5,700 mu ggwanga lya Norway nga kyeyolese ntia bakadde abakola dduyiro bawangaalayo emyaka emirala etaano.

Mu kunonyereza kuno abasawo mwebayise okukubiriza abantu bulijjo okukubiriza abakadde bano okukola dduyiro