Ebyobulamu
Okumira obukerenda bw’omusaayi
Abasawo bakakasizza nti okumira obukerenda obuzzaamu omusaayi emyezi esatu ng’omukazi tanafuna lubuto kyamugaso nyo okusinga okubumira ng’omukyala ali lubuto
Omusawo okuva mu ddwaliro e Mulago Dr. Moses Othin agambye nti obukerenda buno bulimu ekirungo kya Victim B obuyamba omwana ali mu lubuto.
Ono era sgambye nti abakyala abamira obukerenda buno nga bali mbuto kibayambako okulwanyisa ekirwadde ky’omutima n’ebirwadde ebirala ebyandibatawanyizza n’omwan.