Ebyobulamu

Okunywa omwenge mu bakuliridde kutta obwongo

Ali Mivule

July 30th, 2014

No comments

booze

Okunywa omwenge mu bantu abatandise okukulirira kutta obwongo bw’omuntu n’afuna ekizibu ky’okwerabirarabira

Okunonyereza okukoleddwa mu America ku bakyala n’abaami ab’emyaka 50 ne 60 kulaga nti abo abanywa omwenge babadde batandise okwerabirarabira

Abanonyereza bano bagamba ntie kyamangu kirina okukolebwa okutaasa abantu abagwa mu kkowe lino kubanga bangi tebamanyi nti kibi okuwuuta enkangaali