Ebyobulamu

Okunywegeera kutambuza endwadde

Ali Mivule

February 18th, 2015

No comments

KIssing

Obadde okimanyi nti okunywegeera omuntu kiyinza okukuleteera ekirwadde kya Hepatitis B?

Abasawo bagamba nti yadde kuno kukkakkanya omutima, kutambuza mangu obulwadde bunoo kubanga akawuka akabuleeta katambula mangu

Wilson Muhumuza omusomesa ku ddwaliro ly’abasawo e Mulago agamba nti obulwadde buno okunywegeera tekukoma ku kutambuza bifuba n’amannyo wabula n’obulwadde buno.

Muhumuza agamba nti nga bwekiri ku musaayi, obulwadde buno buyita ne mumalusu