Ebyobulamu
Okutambula kukyuusa omubiri
Bannasiyansi bazudde lwaki omuntu alwaawo okumanyiira ekifo ky’atabeeramu buli lunaku
Abanonyereza okuva mu university ya Oxford bagamba nti kino kiva ku mbeera omuntu gy’ayitamu ng’atambula naddala bw’aba atambulidde mu nyonyi.
Bano abagamba nti byebazudde byakubayamba ookukola eddagala omuntu ly’ayinza okumira ng’ali mu nyonyi oba ng’agivuddeko omubiri gwe neguba nga gutereera mangu
Mu ngeri yeemu era bano bagamba nti ssinga omuntu yeebakira ku lugendo, omubiri gw egukyuukira ddagala omuli obutalumw anjala, okukoowa okuviirako omuntu okunyiiga ate nga n’abamu abalina pulesa bakyuukira ddala