Ebyobulamu
okwayuuya kukendeera ng’omuntu akaddiye
Bannasayansi bazudde nti buli muntu lw’akula ekendeeeza emirundi gy’ayayuuya
Okuyaayuuya okusinga okwogerwaako wano kw’ekwo omuntu kw’afuna ng’alabye munne ayayuuya
Abanonyereza kati bali mu kwongera kunoonya okuzuula oba okuyaayuya kuyinza okubeera kusikire
Abantu abawussse obwongo nabo kigambibwa okuba nga tebatera kuyayuuya