Ebyobulamu
Okwebaka ekimala kikkakkanya omutima
Kizuuliddwa nga omuntu afuna otulo otumala bwekimuyamba okwekingiriza ekirwadde kyomutima.
Ebintu ebyenjawulo nga okulya obulungi, nebirala bitaasa nyo abantu ekirwdde kino ekyomutyima, wabula kyamugaso nyo omuntu okufuna otulo otumala okusobola okweala ekirwadde kyomutima kino.
Omuntu okufuna otulo otumala kiyambira dala omuntu obutakwaatibwa kirwadde kya mutima.
Omuntu aweebwa amagezi wakiri yaabake essaawa ezitakka wansi wa 7 olunaku.
Mu kunoonyereza okukoleddwa mu ggwanga lya budaaki , mu myeezi 10 abantu 14000 baasangibwa nga balina ekirwadde kyomutyima, nokusanyalala, 600 baali bubi nyo, sso nga 129 baafa.