Ebyobulamu
Okwebaka emisana kurungi eri abaana
Okwebasa omwana omuto okumala wakiri essaawa emu ng’amaze okulya eky’emisana kimuyamba okukwata by’asoma.
Okunonyereza kuno kukoleddwa ku baana basatu abali wansi w’emyaka esatu.
Abasawo bagamba nti buli mwana bweyebakako akkakkana n’okukakasa by’asoma era ng’agenda okuzuukuka ng’awummuza obwongo.