Ebyobulamu
olya katono n’okkuta
Bannasayanansi bayiyiizza ekirungo ekigattibwa mu mmere, omuntu n’akkuta kyokka ng’aliddeko katono.
Okunonyereza okwakakolebwaako kulaga nti abantua bakikozesezzaako balya katono nebakutta era nga babadde basaze ku buzito.
Ekirungo kino kikkakkanya kubanga kizimbya omuntu olubuto n’awulira nti akkuse
Bano bagamba nti ssinga omuntu akikozesa buli lunaku kiyinza okuyamba okusalira ddala amasavu
Bbo nno abakugu okuva mu Bungereza batandise okuyiiya engeri ekirungo kino gyekiyinza