Ebyobulamu
Omugejjo gutabudde abazungu
Omugejjo gutabukidde abazungu nga kati balabye biri bityo nebatandika okukugira obulango obutumbula emmere n’eby’okunywa ebiwoomerera era ebirimu butto.
Obulwango bw’ekika kino ssibwakuddamu kuyita misana oba okuva bbalaza okutuuka ku lw’okutaano.
Obulwango buno bagenda kubuwera mu bibanda
Mu ggwanga lya Mexico , abantu abakulu ebitundu 70% n’abaana ebitundu 30% beebazito ekiyitiridde