Ebyobulamu

Omukka gw’amakolero guttattana abantu

Ali Mivule

July 10th, 2013

No comments

pollution

Okunoonyereza kulaze nga omukka ogufulumizibwa okuva mumakolera agenjawulo bwegongedde okutta abantu abalina emitima eminafu.

Mu bungereza abaayo bakoseddwa byansusso olwebikaka bino okurwaaza abantu baayo ekirwadde kyomutima.

Mu birala ebisinze okwonoona obwengula gyemikka egiva mumotoka nokusingira dala nga ziri mumugoteko.

 

Wano nno gavt yeggwanga lino eweze nga bwegenda okwongera okunyweeza amateeka ku makolero agavamu bikka bino.

 

Abantu abasoba mu mitwaalo omusanvu bebafuna ekirwadde kyomutima olwebikkakka bino ebyoonona empewo.