Ebyobulamu
omukka mu lubuto mugayaalo- basawo
Emmere gyetulya ya njawulo naye wali olidde emmere n’owulira omukka omungi mu lubuto
Omukka guno gumalako emirembe ate gusumagiza
Omusawo mu ddwaliro ekkulu e Mulago Dr. Charles Kasozi agamba nti kino kisinga kubeera ku mmere erimu engano ng’emigaati, soda, n’okugaaya orbit
Kino okukyewala, omuntu alina okwegendereza emmere emu n’eteliibwa mu bungi.