Ebyobulamu
Omusaayi tegumala mu ggwanga
Eggwanga lyetaaga yuniti z’omusaayi lukumi buli mwezi okumalawo ebbula ly’omusaayi mu ggwanga
Akulira ekitongole ekikola ku kugaa omusaayi ekya Uganda Blood Transfusion services Dr. Dorothy Kyeyune agamba nti ku guno bafuna yuniti 800 zokka
Kyeyune agamba nti omusaayi gwebakungaanya ebitundu 60 ku kikumi baguwa baana ng’abasinga babaeera n’omusujja gw’ensiri
Agamba nti buli mwaka beetaga yuniti z’omusaayi emitwalo 34 buli mwaka okuba obulungi