Ebyobulamu
Omusawo Omufere akwatiddwa
Poliisi ye Mulago eriko omusawo omufere gwekutte .
Silver Oringa nga akola n’ekitongole ekiddukirize ekya Red Cross abadde ajja ku balwadde ensimbi nga abakolerako mu paakingi y’emmotoka.
Atwala poliisi y’eMulago , Hashim Kasinga agamba bazze bamulinya akagere nga baamukutte lubona ekiro ekikeesezza olwaleero nga ajjannaja omulwadde.
Wabula yye Oringa yyewozezzaako nga bwabadde ku bulungi bwansi kubanga abantu banji bajja e Mulago awatala abajanjaba.