Ebyobulamu
Omusawo wa Spain yakwata ku mulwadde
Omusawo enzaalwa ya Spain eyafunye ekirwadde kya Ebola kigambibwa okuba yekwata mu maaso ng’amaze okukola ku mufaaza eyali efa
Teresa Romero, ye muntu asoose okufuna obulwadde buno ng’ali wabweru w’obugwanjuba bwa Africa.
Omusawo ono yakola ku balamazi okuva mu Spain babiri nga bano baafa mwezi oguwedde
Ekibiina ky’ebyobulamu mu nsi yonna kyalabudde dda nti obulwadde buno bwakwongera okutta abasawo