Ebyobulamu

Omusjja gukendedde mu kampala

Ali Mivule

April 25th, 2015

No comments

mosquito nets

Abantu abalina omusujja mu kibuga kampala bazze bakendeera okugerageranya nga bwegwaali emyaka etaano emabega

Atwala ebyobulamu mu e Nakawa Dr.Christopher Oundo agamba nti abalwadde beebafuna mu malwaliro gaabwe bakendedde okuva ku bitundu 40 ku kikumi okudda ku 25 ku kikumi

Dr. Oundo kino akitadde ku kawefube kwebongeddemu amaanyi mu kulwanyisa omusujja guno

Wabula yadde guno bweguli Uganda lyelimu ku mawanga agasingamu omusujja gw’ensiri ku nsi yonna