Ebyobulamu

Omuwendo gw’abaana abafa nga bato

Omuwendo gw’abaana abafa nga bato

Ali Mivule

August 14th, 2013

No comments

Rukahana

Ministry y’ebyobulamu etandise ku ddimu lw’okulwanyisa embeera ezivaako abaana okufa nga tebannaweza myaka 5

Mu kadde kano buli baana 1000 abazaalibwa 90 ku bbo bafa nga tebannaweza myaka etaano.

Akulira ebyobulamu abya wamu mu ministry y’ebyobulamu Dr Jane Acheng agamba nti bagaala wakiri omuwendo guno gukendeere okutuuka ku 56

Amaanyi bagenda kugassa mu kulwnayisa ezisinga okutta abaana okuli Pneumonia, omusujja gw’ensiri ne Mukenenya