Ebyobulamu
Palamenti etegese sabiiti namba ey’ebyobulamu.
Bya samuel Ssebuliba.
Tutegeezeddwa nga paraliment bwegenda okutegeka Parliamentary health week, nga eno etandika nga 20th – 23rd February 2018.
Sabiiti eno egenda kugulibwawo n’okutambula ku lw’okubiri lwa sabiiti egya era nga speaker wa parliament ya uganda yaagenda okusimbula okutambula kuno.
Sabiiti eno egenderedwamu kulaba nga bannayuganda bamanya edembe lyabwe ku by’obulamu, engeri y’okulwanyisamu mukenenya, okuwa abantu omukisa okwekebezza endwadde nadala ez’obukaba ko n’ebirara bingi.