Ebyobulamu
Poliisi yakujjanjaba abantu
Poliisi etongozezza kawefube w’okujjanjaba abantu ng’ebimu ku bikujjuko byaayo eby’okukuza emyaka 100
Omukolo gubadde ku kibangirizi ky’eggaali y’omukka.
Amyuka oomuduumizi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano,Farouk Muyirima agamba nti bagenda kujjanjaba abantue ndwadde ezitali zimu ku bwereera nga kawefube waabwe ow’okubaddiza
Kino kikolebwa mu malwaliro amanene ku buli disitulikiti