Ebyobulamu
Senyiga ajja lumu mu myaka etaano
Kizuuliddwa nti abantu abakulu bafuna ssenyiga omulundi gumu mu buli myaka etaano.
Bino byesigamiziddwa ku kunonyereza okukoleddwa mu ggwanga lya China
Bannasayansi bano bagambye nti yadde abantu bawulira ng’abalina ssenyiga emirundi mingi, aba asobola okugenda omuntu nebwa’atamira ddagala
Bano batunuulidde abantu 151 abali wakati w’emyaka 7 ne 81
Kati bannasayansi mu mawanga amalala batandise okunonyereza okulaba oba bikola ne mu mawanga gaabwe