Ebyobulamu
Ssabasajja wakuggalawo tabamiruka w’abavubuka
Bya Shamim Nateebwa.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye okulabikako eri obuganda olwaleero mukuggalawo ttabamiruka wa bavubuka agenda okuberawo leero wali ku hotel African.
Ttaba miruka ono yoomu ku bikujjuko bya jjubirewo era nga agenda kutambulira ku mulamwa ogugamba nti okutekateka abavubuka saako nokubakubiriza okwezimba.
Minisita wa wabavubuka ow’ebyemizanyo n’okwewumuzaamu Henry Ssekabembe kiberu akubirizza abavubuka okujjumbira ttaba miruka ono