Ebyobulamu

Tebabaguza musaayi

Ali Mivule

June 13th, 2014

No comments

blood shortage

Ekitongole ekikola ku byomusaayi mu ggwanga  kisabye abantu beebaguza omusaayi mu malwaliro okuloopa abakikola.

Kiddiridde abantu okwemulugunya nti babaguza omusaayi nga bagenze mu malwaliro.

Akulira etterekero ly’omusaayi ekkulu Jude Sande agamba nti omusaayi guno gwa bwereere kuabnga bano bagufuna ku bwereere

Olunaku lw’enkya mu nsi yonna lwakugaba musaayi era ng’abantu bakubiriziddwa okujjumbira.