Ebyobulamu
Temufuna mbuto nga muli bato
Abaana abawala abafuna embuto nga bato bali mu bulabe bw’okufuna ebizibu ate ebisingako
Abakugu mu nsonga z’abakyala bagamba nti buli muwala lw’afuna olubuto nga muto akosa obulamu bw enaddala nabaana kubanga aba tasobola kuwnairira lubuto
Omusawo mu ddwaliro e Mulago Dr Charles Kiggundu agamba nti omwana yenna bw’azaala nga muto amagumba ge gassibwaako amaanyi mangi olwo n’akosebwa ng’akuze