Ebyobulamu
Temumala galongoosa matu
Obadde okimanyi nti okulongoosa ematu go n’ojjamu omuzigo ogubamu kiyinza okuvirako okufuuka kiggala
Abantu basabiddwa bulijjo okwanguwa okugenda okulaba abasawo nga tebannaba kulowooza ku byakugasokoola
DR Phenekansi Bwambale okuva mu ddwaliro ekkulu e Mulago agamba nti okusokooza obuti mu matu kiyinza okusa amatu olwo omuntu n;’abeeta nga tawulira
Dr Bwambale agamba nti yadde amatu gano gayinza obutawona , kikosa omuntu wera nga tasbola kuddangulu