Ebyobulamu

X-ray ezeemu okukola mu ddwaliro e Masaka

X-ray ezeemu okukola mu ddwaliro e Masaka

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad

Ekitongole kya Uganda Atomic Energy Council daaki kiguddewo, waadi yebifanayi oba x-ray mu ddwaliro ekkulu e Masaka, gyebaali baggala omwezi mulamba emabega.

Ekitongole ino kino kyeivunyzizbw aku mayungeo gonna aga radiation mu gwanga, wabula kyali kyaggalawo ekifo kino nga bagamba nti mayengo gaabwe gabotoka, ekiyinza okukosa abantu.

Akulira eddwaliro lye Masaka Dr. Nathan Onyachi, akakasizza nga bwebazeemu okukola.

Ebibalo biraga nti eddwaliro lino lifuna abalwadde 80 buli lunnaku abetaaga x-ray.