Ebyobusuubuzi

Abakola amazzi bajulidde

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

water bottles

Abakozi b’amazzi n’abasogola juice bakusimbira ekuuli omusolo omupya ku mazzi.3

 

Bamu basisisnkanyeemu minister w’ebyobusuubuzi Amelia Kyambadde bagambye nti ekikolw akya gavumenti kyabakuba wala n’okubalekera ebibuuzo ku mugaso gw’okwegatta ku mawnaga amalala.

 

Bakulembeddwaamu Gordon Wavamunno nga bagaala omusolo guno okukendeera okuva ku bitundu 15 wakiri gudde ku bitundu 5.

Wavamunno era ssimusnayufu ne gavumenti okusrika nga kkampuni ez’ebicupuli ezimerukawo buli lunaku nga zikola amazzi agatali ku mutindo