Ebyobusuubuzi
Abakola ku mobilo mane bakusisinkana sipiika.
Bya Samuel Ssebuliba.
Abakola omulimo ogwa mobile money wano mu Kampala abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Kampala mobile money dealers association, bategeezeza nga bwebagenda okwewerekera batuukeko ewa sipiika wa palamenti abategeeze lwaki basazeewo okubalemesa akalimo kano kwebajja ensimbi, nga babasaako omusolo ogwamaanyi bwegutyo.
Bino bigidde mukadde nga buli muntu akaaba olwa shillings 1% egibwa ku nsimbi za mobile money.
Twogedeko ne ssentebe waabano Lukyamuzi Mathius nagamba nti bamaze okufuna olukusa, era nga bagenda kutambuza bigere nga nga 5th okutuuka wano ku palamenti.
Oono agamba nti okuva nga 1st July, ba- customer tebakyayagala kukozesa mobile money olw’emisolo egisusse.