Ebyobusuubuzi
Abakolera e Sudan bagaala bukuumi
Bannayuganda abakkakalabiza egyaabwe mu ggwanga lya South Sudan bagaala amaggye ga Uganda gongerwe mu kitundu kino.
Bano bagamba nti kino kyakulongoosa eby’entambula basobole okukola nga tebatya
Bino biggyidde mu kaseera ng’amaggye ga Uganda gakalabula ku bakwatammundu abongedde okuteega ku nguudo okunyagulula abantu
Ssentebe wa bagoba ba biroole mu ggwanga Bylon Kinene agamba nti kino kyekyokka ekijja okubayamba okufuna klu buwereero