Ebyobusuubuzi
abawola bakuwandiisibwa
Gavumenti etandise okuddamu okwetegereza etteeka ku bantu abeewola ensimbi
Minister omubeezi akola ku byobusuubuzi, James Mutende agamba nti abantu bangi abali mu mulimu gw’okuwola ensimbi naye nga tebalina bisanyizo gyebigweera nga babbye abantu
Ng’alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku busuubuzi, Mutende agamba nti abanti bangi babatuukirira naye nga tebalina ngeri gyebabayamba.
Mu tteeka eppya bagaala abawola bonna bawandiisibwe