Ebyobusuubuzi
Ba musiga nsimbi balina essuubi
Bya Ndaye Moses
Ba musiga nsimbi mu Uganda balina essuubi nti omuwendo gwabantu ogw’eyongera mu gwanga, kigenda kibayamba okwongera ku katale akebyemaguzi byabwe.
Akulira kampuni yamasimu eya Techno, mu gwanga Shiva zhong agambye nti ssinga, Uganda esigala mu mirembe, ebyenfuna byayo bigenda kwongera okuyitimuka
Ebibalo okuva mu kitongole kyebibalo biraga nti abantu mu Uganda beyongera ku 3.3%.