Ebyobusuubuzi

Ebbeeyi y’ebintu ekyaali waggulu

Ali Mivule

March 31st, 2014

No comments

Market

Yadde ng’embeera mu budde ekyuuseemu, yyo ebbeeyi y’ebintu esigadde ng’eri waggulu.

Emiwendo gikyaali ku bitundu 12 n’obutundu 7 ku buli kikumi okwawukanako n’ebitundu 11 mu mwezi gw’okubiri.

Omukungu mu kitongole kino Chris Mukiza agamba nti emiwendo gino gakusigala nga giri waggulu kubanga n’enkuba gy’eyise erese abaayo beeyaguza lujjo.

Ebimu ku birinnye kuliko Amatooke, ebivavaava, n’ebirala bingi