Ebyobusuubuzi
Edagala ly’ebirime egingirire liboyeddwa.
Bya Getrude Mutyaba.
Minisitule ekola ku y’obulimi, eriko eddagala eriwereza ddala lita 10,000 lyekutte okuva mu matundiro g’edagala lino kibuga Masaka nga lino kizuuse nga libadde gingirire.
Ttiimu y’abalambuzi okuva ku kitebe kya Ministry nga bali wamu ne poliisi mu by’obulimi bakoze ekikwekweto mu maduuka agatunda eddagala ly’ensolo n’ebirime ebitali ku mutindo nebabitwala.
Fred Muzira nga yaakulembeddemu ttiimu eno,agamba nti byebakutte mulimu edagala erigimusa, erijanjaba ebisolo neddala wabula nga lino lyali lyava dda ku katale.