Ebyobusuubuzi

Enkola ya BUBU evuddemu ebibala-minista

Enkola ya BUBU evuddemu ebibala-minista

Ivan Ssenabulya

February 26th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Minister owebyobusubuzi amakolero nobwegassi Amelia Kyambadde, atenderezza bann-Uganda olwekwettanira ebyamaguzi ebikolebwa wanao, mu kawefube kwesimbakao amannyo-buy Uganda build Uganda.

Bwabadde ayogera ne banamawulire ku Media Center, wakatai mu kwetegekera omweleso gwebintu ebikolebwa wano, Kyambadde agambye nti ebitongole bya gavumenti ngebyebyokwerinda, amalwaliro nebiralala bigula engoye za Uganda, okwawukana kun kola eyaliwo okubgulanga mu gwanga lya China.

Ayogedde ku kisaawe kyokuweesa ebyuma, ebizimbisibwa nga cement, nti wabaddewo okweyongera kwababaigula abomunda amu gwanga.

Kati agambye nti banamakolero ba wano, bolekedde obuvunyizibwa aokukola ebintu ebiri ku mutindo.