Ebyobusuubuzi
Munnayuganda aleese enkola y’okusindika ssente
Bya Ndaye Moses
Omunna-Uganda ngasinziire mu gwanga lya America, aleese enkola emmpya eyokusindika ensimbi okusukka ensalo, okuyita ku masimu.
Enkola eno yatuuse ku kale, nga kigenda kukola abantu okusindika ensimbi, wabula ku bwerere.
Ham Sserujonjo yaleese ka application ku ssimu, keyatuumye Chipper cash, oluvanyuma lwokunonyereza kwabaddeko, okumala ebbanga mu kibuga San Francisco.
Kino kykinaaba kisoosemu Africa nga wetwogerera ekozesebwa mu mawanga 7 mu Africa okuli Uganda ne Tanzania.