Ebyobusuubuzi
Musikirize bamusiga nsigo
Pulezidenti museveni asabye wabeewo obukuumi ku ttaka lya gavumenti naddala erisengulwaako ababundabunda
Pulezidenti agamba nti ettaka lino lisobola okukozesebwa okusikiriza bamusiga nsigo mu ggwanga
Pulezidenti agamba nti era kino kyakuvaamu emirimu ekinayamba okujja bannayuganda bangi mu bwavu.
Pulezidenti abadde ali ku mukolo gw’okutema evuunike ery’okuzimba ekifo ekigenda okukola nga lufula ety’omulembe mu kitundu kye Nakaseke