Ebyobusuubuzi

Natti zivuddewo

Ali Mivule

March 25th, 2013

No comments

Robert Mugabe

Ab’omukago gw abulaaya baggye natti ku bakungu 81 okuva mu ggwnaga lay Zimbabwe

 

Kino kididiridde akalulu k’ekikungo akatabaddemu kavuyo mu ggwnaga lino nga bannanasi balonda ku ssemateeka w’eggwanga

 

Kyokka ye kinvinvi Robert Mugabe, Natti zebamussaako zisigaddewo n’abayambi bbe abalala 10

Abakungu bano balai bakugira okutambula mu mawanga ga bulaaya okuva mu mwak agwa 2002

 

Bino byonna biva ku bukulemneze bwa mugabe bwa kijambiya