Ebyobusuubuzi
OKuwandiisa Piki kuteredde
Okuwandiisa abagoba ba bodaboda kyaddaaki kuweddemu emivuyo
Abagoba ba piki bano batandise okugenda okwetaba mu kubawandiisa ku bitebe ebitali bimu
Wetwogerera nga piki ezisoba mu 1000 zeezimaze okuwandiisibwa ate ng’abalinze bangi
Omwogezi a KCCA Peter Kawuju agamba nti bakusigala ng’era basomesa aba piki bano ku makulu agali mu kwewandiisa
Leero okusomesa kuno kubadde nateete