Ebyobusuubuzi
Omwolese ku luno tegukutte mubabiro
Omwoleso gwa bannamakolero e Lugogo guyingidde olunaku lw’ekkumi n’olumu
Yadde nga guno gukulunguludde ennaku, abantu tebannajjumbira nga bulijjo.
Abamu ku boolesa betwogedde nabo kino bakitadde ku nkuba etonnya n’okutya okuliwo olwa bbomu.
Ate abalala bagamba nti n’abantu bayitiridde obwavu.