Ebyobusuubuzi
UMEME egende-bannakyeewa
Eky’okusazaamu endagaano y’ekitongole ky’eyamaanyalaze ekya UMEME kikyagyamu abantu abenjawulo omwasi.
Kino kiddiridde palamenti okuwa amagezi endagaano y’abano esazibwemu lwabutatukiriza bulungi mirimu gyaabwe.
Kati sentebe w’ekibiina ekigatta abakozesa ebintu mu ggwanga Mulwani Taminwa agamba endagaano eno yetaaga okuddamu okwekebejebwa.
Ono era ayagala okunonyereza kwabo bonna abetaba mu kuteeka omukono ku ndagaano eno.
Ababaka ba palamenti baasalawo ntio ddal UMEME emirimu gibalemye ye ssaawa ebivemu.