Emizannyo
Omuwuzi Jamirah asiimiddwa
Omuwuzi, Jamirah Lukunse alondeddwa nga munnabyamizannyo w’emyezi gw’okuna.
Omuwala ono ow’emyaka 16 ayiseemu nga tewali kuvuganya ne bannabyamizannyo abalala abasiimiddwa.
Abalala kuliko Ronald Mugula eyawangula empaka z’ebikonde omwezi oguwedde