Emizannyo
Pulezidenti azizzaamu tiimu y’eggwanga amaanyi
Okulya obulungi n’empisa byebisinga obukulu mu byemizannyo
Buno bwebubaka okuva eri president museveni eri abazannyi mu tiimu y’eggwanga eya Uganda cranes
Ono obubaka abubawadde abasiibula mu maka ge Entebbe
Tiimu eno esitula ku lunaku lw’okuna owkoleekera Bostwana okuzannyamu ogw’omukwano aebadde esisisnkanyeemu omukulembeze w’eggwanga okubazzaamu amaanyi
President era bano abawadde obukadde 384 okugula tiketi ate obukadde obulala 559 nga za nyonyi egenda okutambuza abawagizi okutuuka e Morocco gyebagenda okuzannya ne Senegal nga 7 omwezi ogujja