Olwali
Abadde abuusa omwana gamumyuuse
Abakyala bangi babuusa abaana, nebabawuuba n’okuzannya obuzannyo obutali bumu okusanyusa abaana baabwe
Binyuma ssinga bitambula bulungi.
Omukyala abadde awuuba omwana mu butanwa amukasuse mu Nyanja negamumyuuka
Elizabeth abadde awuuba omwana we ow’emyezi omukaaga nga bali ne bba ku lubalama lw’enyanja
Omukyala ono okuva e Californi awogganidde waggulu n’okusiita ng’alaba mutabani we egenda kyokka nga bba n’abantu abalala ababadde ku Nyanja basitukiddemu nebamutaasa