Olwali
Abasajja bangi banyiiga ng’abakyala bafunye embuto
Kano ka bakyala.
wali ofunyeeko ku kirowoozo ekikwata ekibeera ku maaso ga balo ssinga omugamba nti oli lubuto.
Kati yye omukyala ono yateze bba kamera olwo n’amutegeeza nga bwebabadde bagenda okuzzaako omwana waabwe kubanga yabadde lubuto
Omusajja ono yalabise ng’atidde kyokka ng’atya okukiraga mukyala we .
Mu kwebuzabuuza yasese amajemulukufu kyokka ate n’anyiiga omulundi gumu,.
Wano wewebuuliza nti abasajja bameka abasanyuka nga bakyala baabwe oba baganzi baabwe babagambye nti bali mbuto