Olwali
Alengedde abanyumya akaboozi abaloopye ku poliisi
Omusajja abadde mu maka ge n’alengera abeerigomba ensonga ezitutte ku poliisi..
Bano nno babadde mu maka gaabwe nga bali mu kwesanyusa
Omusajja ono ow’emyaa 34 agambye nti abadde ali mu ddirisa lye etunula ebweru kwekugwa ku bagalana nga befunyiridde era naye kwekukubira poliisi ng’agamba nti babadde bamusaaliza
Wabula akulira poliisi gy’awabyeeko amugobye n’okwemulugunya kwe ng’agamba nti abagalana bano tebazzizza musnago gwonna kubanga babadde mu maka gaabwe