Olwali
Amadaala gakuludde omukadde
Ebintu bye kizungu oyinza okulowooza nti bitawaanya ffe wano naye nedda.
Waliwo otuseeko ku madaala agatambula nga tomanyi ngeri gy’ogabuukira gakutambuze.
Kati yye ono omukyala omukadde alabye ntabisobola, amadaala gano ate kweyekutte.
Omukyala ono abadde atambula akutaamiriza yegolodde amadaala gano bwegamuvuze nga bw’awogganira waggulu ng’asaba obuyambi.
Akatambi ke kassiddwa dda ku mikutu ya yintaneeti gyenjawulo naye nga teri ayogera ggwanga gy’ava yadde nga kyeyoleka bulungi nti muzungu.