Olwali
Asanyudde abantu
Abazadde bangi teri kibasanyusa nga kulaba baana baabwe nga bakoze bulungi naddala mu kibiina.
Kati nno omusajja alabye ku bigezo by’omwana we ng’ayise efuuse ekyelorerwa okwetoloola ensi yonna
Omusajja ono omuddugavu naye nga nzaalwa ye Bungereza akubye omulanga ogw’essnayu n’okubuukabuuka ng’omwana omuto oluvanyuma lw’okuwulira amawulire amalungi
Ekisinze okumusanyusa kwekuwulira nti mutabani we abadde ayise okubala bulijjo okumuzannya
Ekyewunyisa nti omusajja ono eddaala mutabani we ly’ayitiddemu ssi lye ddungi eryogerwaako naye nga yye agamba nti bulijjo akimanyi nti mutabani we wakusigala mu kibiina