Olwali
Bamulongosezzaamu wuuma
Omusajja ow’emyaka ensanvu alongoseddwa mu bitundu bye eby’ekyaama okuggyamu fooko eyeli yayingiramu
Fooko eno gyiyite wuma ebadde eweza inch 4
Bangi beebuza yagifuna atya naye ng’agamba nti fooko eno yamuyingira ali mu kwegadanga era yasooka kukitwaala ng’eky’olusaago
Omusajja ono agamba nti yali ali mu mukwano wuma eno n’emuyingira naye teyasooka
Omusajja ono alongooseddwa abasawo basatu abamusirisizza era nga musanyufu nti wakuddamu okufuna essanyu