Olwali
Bano babbira ne mu Kabuyonjo
Nga techonologiya ajja akula, n’abagezi beyongera.
Mu ggwanga lya America, abantu abagezigezi bayize engeri y’okunyagululamu abali mu kabuyonjo.
Kino kiddiridde abazigu bano okuzuula nti buli Muntu lw’abeera mu kabuyonjo ebirowoozo bitambula nnyo neyerabira n’ebyamututteyo.
Kati nno abazigu bano bayiiyizza kabuyonjo ezituulibwaako naye ng’omuntu olugibeerako, wabaawo abamulaba buli kimu ky’akola.
Abakungu mu by’empuliziganya batandise okunonyereza okuzuula engeri bino gyebyakoleddwa okumanya engeri y’okuyambako.